🌐 Olulimi
'Olelo Hawai'iAfaan Oromoobahasa IndonesiaBrezhonegCebuanoChamorroChichewachiShonaChongthuCiyawoDanskDeutschEestiEnglishEspañolEsperantoeʋegbeFrançaisHausaHrvatskiIgboIlocanoItalianoKikuyuKiswahiliKiyombiKreyòl AyisyenLatinaLatviešulietuviųLingálaLugandaMagyarMahasuiMāoriNederlandsNorskPohnpeianPolskiPortuguêsQach’abelRomaniRomânăSetswanaShqipsrpski jezikSuomiSvenskaTagalogTiếng ViệtTonganTwiTürkçeYorùbáÍslenskaČeštinaбеларускаяБългарскиРусскийУкраїнськаעבריתئۇيغۇرچەاردوالعربيةفارسیكوردی سۆرانیअहिराणी‎नेपालीभद्रवाही‎मराठीमानक हिन्दी‎संस्कृत भाषाहरियाणवी‎অসমীয়াবাংলাਪੰਜਾਬੀગુજરાતીଓଡ଼ିଆ‎தமிழ்తెలుగుಕನ್ನಡമലയാളംไทยဗမာἙλληνική中文日本語한국어+ Ennimi zonna
See More Jesus
Luganda

Baibuli Egamba Ki Ku Bunyiikivu? — Omusingi — Ekigezo kya Baibuli

Ekigezo kya Baibuli

Baibuli Egamba Ki Ku Bunyiikivu? — Omusingi — Ekigezo kya Baibuli

Ku buli lunyiriri oluli wansi wano, londamu ky'oluyigiriza. Amamaaki go galabika ku nkomerero.

Kuno kwe kubuuzibwa okugerebwa. Kiyise okufuna ekitundu ku Satifikeeti yo ey'Obuweereza Obukakasibwa.

2 Peetero 1:5 — Noolwekyo mufubenga nnyo, okukkiriza kwammwe mukwongereko obulungi, ne ku bulungi mwongereko ________
empeera
omutuukirivu
okutegeera
Engero 21:25 — Okwetaaga kw’omugayaavu lwe luliba olumbe lwe, kubanga ________ gye tegyagala kukola.
ssaddaaka
ebintu
emikono
Engero 6:6 — Yigira ku biwuka, mugayaavu ggwe; fumiitiriza ________ gye bikolamu obiyigireko.
engeri
ebibala
empologoma
Engero 26:13 — ________ agamba nti, “Mu kkubo eriyo empologoma, empologoma enkambwe eyita mu luguudo!”
obusirusiru
okutegeera
Omugayaavu
Engero 12:27 — Omuntu ________ tayokya muyiggo gwe, naye omunyiikivu kyayizze, kiba kya muwendo gyali.
obusirusiru
ebitali
omugayaavu
Engero 13:4 — Omuntu ________ yeegomba kyokka n’atabaako ky’afuna, naye omunyiikivu byayagala byonna abifuna.
omwesigwa
omugayaavu
enkwe
Engero 21:5 — ________ z’omunyiikivu zivaamu magoba meereere, naye okwanguyiriza okutalina nteekateeka kuvaamu bwavu.
empologoma
Amagoba
Enteekateeka
2 Peetero 3:10 — Naye olunaku lwa Mukama waffe lulijja ng’omubbi bw’ajja nga tewali n’omu amanyi; eggulu lirivaawo nga liwuuma nnyo, n’ebiririko birizikirizibwa n’omuliro, era ensi ________ ebigirimu birisirikka.
n’ebintu
ebyokebwa
ensolo
Abaruumi 8:6 — Okulowooleza mu by’omubiri kwe kufa, naye okufugibwa Omwoyo bwe bulamu ________.
kwa
n’emirembe
bitundu
2 Peetero 1:6 — ne ku kutegeera mwongereko okwefuganga, ne ku kwefuganga mwongereko obugumiikiriza, ne ku bugumiikiriza mwongereko ________ Katonda
okutya
bokka
ejjinja
2 Peetero 1:7 — ne ku kutya Katonda mwongereko okufaayo ku booluganda abalala bonna ne ku kufaayo ku booluganda bonna abalala mwongereko ________.
n’obugumiikiriza
n’essanyu
okwagalananga

← Ddayo ku kusoma