Baibuli Egamba Ki Ku Kutya Katonda? — Ekitundu 2 — Ekigezo kya Baibuli
Ku buli lunyiriri oluli wansi wano, londamu ky'oluyigiriza. Amamaaki go galabika ku nkomerero.
Kuno kwe kubuuzibwa okugerebwa. Kiyise okufuna ekitundu ku Satifikeeti yo ey'Obuweereza Obukakasibwa.
1 Timoseewo 6:3 — Omuntu yenna bw’ayigirizanga mu ngeri endala, nga takkiriziganya na bigambo ebya Mukama waffe Yesu Kristo ebireeta obulamu n’okugobereranga ________ ey’okutya Katonda
enjigiriza
obuddukiro
Byenda
Olubereberye 5:24 — ________ yatambula ne Katonda, n’ataddamu kulabika, kubanga Katonda yamutwala.
Kamoli
Enoka
Biira
Abaebbulaniya 11:5 — Olw’okukkiriza Enoka yatwalibwa nga taleze ku kufa, n’atalabika kubanga Katonda yamutwala. Bwe yali tannamutwala, ________ nga Enoka bwe yamusanyusa.
amayinja
yayogera
ejjinja
1 Timoseewo 6:6 — Weewaawo okutya Katonda kulimu ________ mangi, omuntu bw’amalibwa mu ekyo ky’alina.
n’okwagala
obutaggwaawo
amagoba
Omubuulizi 4:12 — Omu awangulwa mangu, kyokka ababiri bayinza okwerwanako. Kubanga ________ ogw’emiyondo esatu tegukutuka mangu.
omusota
omuguwa
obuyinike
Isaaya 7:14 — Noolwekyo Mukama yennyini kyaliva abawa akabonero; laba ________ atamanyi musajja alizaala omwana wabulenzi era alituumibwa erinnya Emmanweri.
omukka
omuwala
Amagoba
2 Peetero 3:13 — Naye nga Katonda bwe yatusuubiza, tulindirira obwengula obuggya n’ensi empya ________ obutuukirivu.
omuli
Abiya
Isamaali
1 Timoseewo 3:16 — Tewali kubuusabuusa ________ ky’okutya Katonda kikulu ddala, era kigamba nti: “Yalabisibwa mu mubiri, n’akakasibwa Omwoyo nga bw’atuukiridde, n’alabibwa bamalayika, n’alangibwa mu mawanga, n’akkirizibwa mu nsi, era n’atwalibwa n’ekitiibwa mu ggulu.”
eŋŋamira
ekyama
abalimi
2 Peetero 1:7 — ne ku kutya Katonda mwongereko okufaayo ku booluganda abalala bonna ne ku kufaayo ku booluganda bonna abalala mwongereko ________.
n’obugumiikiriza
n’essanyu
okwagalananga
2 Peetero 1:5 — Noolwekyo mufubenga nnyo, okukkiriza kwammwe mukwongereko obulungi, ne ku bulungi mwongereko ________
empeera
omutuukirivu
okutegeera
← Ddayo ku kusoma