Baibuli Egamba Ki Ku Kisa? — Omusingi — Ekigezo kya Baibuli
Ku buli lunyiriri oluli wansi wano, londamu ky'oluyigiriza. Amamaaki go galabika ku nkomerero.
Kuno kwe kubuuzibwa okugerebwa. Kiyise okufuna ekitundu ku Satifikeeti yo ey'Obuweereza Obukakasibwa.
Matayo 9:13 — Mugende muyige amakulu g’Ekyawandiikibwa kino nti, ‘________ zammwe n’ebirabo byammwe si bye neetaaga, wabula neetaaga mubeerenga ba kisa.’ Najjirira kuyita boonoonyi, so sajjirira abo abeerowooza nti batuukirivu.”
amateeka
Ssaddaaka
ebikolwa
Matayo 18:33 — naye ggwe kyali tekikugwanira kusaasira ________ munno nga nange bwe nakusaasidde?’
ebyambalo
ettaala
muddu
Yakobo 2:13 — Kubanga abo abatalina kisa, nabo tebalikwatirwa kisa. ________ kiwangula omusango.
Ekisa
yekka
olwa
Matayo 5:7 — Balina omukisa ab’ekisa, kubanga abo balikwatirwa ________.
okutuusa
nnabbi
ekisa
1 Peetero 1:3 — Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo atenderezebwe. Olw’okusaasira kwe okungi twazaalibwa mu bulamu obulina essuubi omulundi ogwokubiri, olw’okuzuukira ________ Yesu Kristo mu bafu.
kwa
n’emirembe
amaanyi
Makko 10:47 — Awo Battimaayo bwe yategeera nga Yesu ________ ajja okuyita we yali, n’atandika okuleekaana nti, “Yesu, Omwana wa Dawudi, onsaasire!”
Kaperunawumu
Andereya
Omunnazaaleesi
Lukka 11:41 — Naye singa munaddira ebiri ________ ne mubiwaayo ng’ekiweebwayo, olwo buli kintu kinaaba kirongoofu eri Katonda.
okusaba
munda
omukulu
Ebikolwa by’Abatume 9:36 — Mu kibuga ________ mwalimu omuyigirizwa ayitibwa Tabbiisa, mu Luyonaani ng’ayitibwa Doluka. Yali mukkiriza, bulijjo eyakoleranga abalala ebyekisa n’okusingira ddala abaavu.
Asiya
Kirukiya
Yopa
Olubereberye 19:29 — Bwe kityo bwe kyali Katonda bwe yazikiriza ebibuga eby’omu ________. Katonda n’ajjukira Ibulayimu n’afulumya Lutti ebweru n’amuggya wakati mu kuzikirizibwa, bwe yazikiriza ebibuga Lutti mwe yabeeranga.
mulyango
kkomera
kiwonvu
Olubereberye 32:10 — sisaanira wadde akatundu akatono ak’okwagala ________ okutaggwaawo, wadde obwesigwa bwonna bw’olaze omuddu wo. Kubanga nasomoka omugga guno Yoludaani nga nnina muggobuggo; naye kaakano nfuuse ebibinja bibiri.
kwo
omuwendo
eggwanga
Zabbuli 136:1 — Mwebaze Mukama kubanga mulungi, kubanga ________ kwe kubeerera emirembe gyonna.
omuliro
okwagala
ebbanga
Zabbuli 136:4 — Oyo yekka akola ebyamagero ebikulu, kubanga ________ kwe kubeerera emirembe gyonna.
okwagala
ebbanga
okukaaba
Zabbuli 136:23 — Oyo eyatujjukira nga tuweddemu ensa, kubanga ________ kwe kubeerera emirembe gyonna.
omuliro
okukaaba
okwagala
Zabbuli 136:26 — Kale mwebaze Katonda w’eggulu, kubanga ________ kwe kubeerera emirembe gyonna.
nsiko
etteeka
okwagala
Link Ekopiddwa
Okuyigiriza kuno kukuyambye? Gaba obujulizi obumpi oba obujjuvu — ebikufaako biyinza okuyamba omulala okuzuula omukutu guno.
Tereka enkulaakulana yo
Si kya lwatu. Tolina kwetaaga akawunti okukozesa layini eno.
Kuuma amapoyinti go ag'ebibuuzo n'esatifiikeeti yo, ne bw'okyusa essimu oba n'osangula ebiri mu browser yo.
Zzaayo Enkulaakulana
Okuzzaawo kukyusa enkulaakulana eri ku kyuma kino, era satifikeeti yonna gy'olifulumya oluvannyuma eneebeera n'erinnya eriri ku rekodi.



