🌐 Olulimi
'Olelo Hawai'iAfaan Oromoobahasa IndonesiaBrezhonegCebuanoChamorroChichewachiShonaChongthuCiyawoDanskDeutschEestiEnglishEspañolEsperantoeʋegbeFrançaisHausaHrvatskiIgboIlocanoItalianoKikuyuKiswahiliKiyombiKreyòl AyisyenLatinaLatviešulietuviųLingálaLugandaMagyarMahasuiMāoriNederlandsNorskPohnpeianPolskiPortuguêsQach’abelRomaniRomânăSetswanaShqipsrpski jezikSuomiSvenskaTagalogTiếng ViệtTonganTwiTürkçeYorùbáÍslenskaČeštinaбеларускаяБългарскиРусскийУкраїнськаעבריתئۇيغۇرچەاردوالعربيةفارسیكوردی سۆرانیअहिराणी‎नेपालीभद्रवाही‎मराठीमानक हिन्दी‎संस्कृत भाषाहरियाणवी‎অসমীয়াবাংলাਪੰਜਾਬੀગુજરાતીଓଡ଼ିଆ‎தமிழ்తెలుగుಕನ್ನಡമലയാളംไทยဗမာἙλληνική中文日本語한국어+ Ennimi zonna
See More Jesus
Luganda

Baibuli Egamba Ki ku Kwemalira Katonda? — Omusingi — Ekigezo kya Baibuli

Ekigezo kya Baibuli

Baibuli Egamba Ki ku Kwemalira Katonda? — Omusingi — Ekigezo kya Baibuli

Ku buli lunyiriri oluli wansi wano, londamu ky'oluyigiriza. Amamaaki go galabika ku nkomerero.

Kuno kwe kubuuzibwa okugerebwa. Kiyise okufuna ekitundu ku Satifikeeti yo ey'Obuweereza Obukakasibwa.

2 Peetero 1:5 — Noolwekyo mufubenga nnyo, okukkiriza kwammwe mukwongereko obulungi, ne ku bulungi mwongereko ________
omutuukirivu
empeera
okutegeera
2 Peetero 1:6 — ne ku kutegeera mwongereko okwefuganga, ne ku kwefuganga mwongereko obugumiikiriza, ne ku bugumiikiriza mwongereko ________ Katonda
okutya
bokka
ejjinja
2 Peetero 1:7 — ne ku kutya Katonda mwongereko okufaayo ku booluganda abalala bonna ne ku kufaayo ku booluganda bonna abalala mwongereko ________.
n’obugumiikiriza
n’essanyu
okwagalananga
Matayo 5:16 — Kale nammwe ________ byammwe ebirungi byakirenga abantu bonna, babirabenga, bagulumize Kitammwe ali mu ggulu.
ebikolwa
ssaddaaka
ebyamagero
Yokaana 15:8 — Bwe mubala ________ ebingi, muba bayigirizwa bange, ne Kitange, agulumizibwa.
bulijjo
ebibala
abaserikale
1 Abakkolinso 6:20 — Kubanga mwagulibwa na muwendo, noolwekyo ________ gyammwe gigulumizenga Katonda.
bazadde
emibiri
ali
2 Peetero 1:8 — Kubanga bwe muba n’ebyo ne byeyongera obungi, bibafuula ba mugaso era ababala ________ olw’okutegeera Mukama waffe Yesu Kristo.
bulijjo
amaanyi
ebibala
Abaruumi 8:29 — Kubanga abo be yamanya olubereberye, yabalonda okufaananyizibwa mu kifaananyi ky’Omwana we, ye abeerenga ________ mu booluganda abangi.
omubereberye
ebbaluwa
obugagga
Omubuulizi 4:12 — Omu awangulwa mangu, kyokka ababiri bayinza okwerwanako. Kubanga ________ ogw’emiyondo esatu tegukutuka mangu.
omusota
omuguwa
obuyinike
Abaebbulaniya 11:8 — Olw’okukkiriza Ibulayimu bwe yayitibwa, n’agonda, n’alaga mu kifo kye yali ________ okuweebwa ng’omugabo, bw’atyo n’agenda nga ne gy’alaga tamanyiiyo.
amanyi
agenda
abeera
Yuda 1:12 — Abantu bano bwe bajja ne babeegattamu nga muli ku mbaga zammwe ez’okumanyagana, baba ng’amabala amabi, nga tebatya, nga beefaako bokka, nga bali ng’ebire ebitaliimu mazzi ebitwalibwa ________; oba ng’emiti egiwaatudde, egitaliiko bibala, egyafa emirundi ebiri, egyakuulibwa n’emirandira;
basawo
baddayimooni
empewo
Matayo 22:11 — “Kabaka bwe yayingira okulaba abaali batudde ku mmeeza, n’alaba omusajja eyali tayambadde kyambalo kya ________.
abakozi
mbaga
n’amayinja

← Ddayo ku kusoma